POLIISI EKUTTE 37 E LUZIRA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omumyuuka w’Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga abantu 37 bwebakwatiddwa nga bamenya ebiragiro byokulwanyisa ekirwadde kya COVID-19 nga bano basangiddwa mu mabbaala.
Ebikwekweto byakoleddwa mu bitundu by’e Luzira ku Samaki Hub ne floating Island. Abakwatiddwa bakuumirwa ku Poliisi ya Jinja Road nga bwebalindirira okutwalibwa mu Kkooti.
Share.

Leave A Reply