Poliisi egobye eby’obufuzi e Namboole ku lwomukaaga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Amyuka omuduumizi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano mubuvanjuba Bashir Sempala, avuddeyo nategeeza nti obubonero bwonna obwebyobufuzi buwereddwa e Namboole ku lwomukaaga luno Uganda Cranes bwenaaba ezannya ne Cape Verde 2019.
Agamba nti omupiira muzannyo ogutugatta ffenna awatali kwawulamu nabwekityo abo bokka abambadde emijoozi gya Cranes bebagenda okukirizibwa so ssi ezo ez’ebibiina byobufuzi.

 

Share.

Leave A Reply