Poliisi ya @Kampala Metropolitan East ekutte Herbert Akampamya 24, omuyizi w’omwaka ogusooka ku Uganda Christian University lwakuwubisa Bantu. Akampamya yakubidde bazadde be olunaku lw’eggulo nabategeeza nga bwawambiddwa nga basabye obukadde 22 bamute.
Poliisi yatemezeddwako netandika omuyiggo era ono emusanze mu SydneyApartments mu Mukono Municipality.
Ono akuumirwa ku Poliisi ya Jinja Road.

Menu