97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Police eyodde Bannamawulire abasoba mu 10 lwakukwata bya Besigye.

Bannamawulire abasoba mu 10 bazingiddwako Police e Kasangati lwa kukwata bifa ku Besigye buli Police lw’eba emukwata. 

Mu bakwatiddwa mwe mubadde Dean Lubowa Ssaava owa NBS nga babadde bakwata amawulire ku Besigye era nga azzeemu n’akwatibwa era n’atwalibwa mu kifo ekitannategeerekeka.

Wabula emabegako abavubuka basatu basimattuse okugombebwamu obwala bwebabadde bagenze okulongoosa amaka ga Besigye.

About Mubiru Ali

Leave a Reply