Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 325 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Police eyodde Bannamawulire abasoba mu 10 lwakukwata bya Besigye.

February 29, 2016 · Mubiru Ali

Bannamawulire abasoba mu 10 bazingiddwako Police e Kasangati lwa kukwata bifa ku Besigye buli Police lw’eba emukwata.ย 

Mu bakwatiddwa mwe mubadde Dean Lubowa Ssaava owa NBS nga babadde bakwata amawulire ku Besigye era nga azzeemu n’akwatibwa era n’atwalibwa mu kifo ekitannategeerekeka.

Wabula emabegako abavubuka basatu basimattuse okugombebwamu obwala bwebabadde bagenze okulongoosa amaka ga Besigye.