Palamenti ekirizza UDB okwewola

PALAMENTI EKIRIZZA UDB OKWEWOLA SSENTE;
Palamenti ya Yuganda olunaku olwaleero eyisizza ekiteeso ekikiriza Uganda Development Bank okwewola obukadde 15 obwa ddoola okuva mu European Investment Bank; obukadde 10 obwa ddoola okuva ku mu International Islamic Trade Finance Corporation; n’obukadde obulala 20 obwa ddoola okuva mu OPEC Fund for International Development; n’obukadde 20 obwa ddoola okuva mu Arab Bank for Economic Development in Africa.
#PlenaryUg

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply