Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala nemiriraano Racheal Kawala avuddeyo nakakasa okukwatibwa kwa Mulwana Patrick aka Alien Skin wamu
🚨 Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala n’emiriraano Racheal Kawala avuddeyo nakakasa okukwatibwa kwa Mulwana Patrick aka Alien Skin wamu n’abavubuka be 6 ku kisango egyekuusa kukuvuga ebidduka nga tebalina Driving Permit, okuvuga emotoka ezitalina nnamba, okuvuga emotoka ezirina obugombe bwa Poliisi wamu namataala waggulu. Bano era bavunaanibwa omusango gwokukuba omusirikale eyabadde ku mirimu emitongole. Bano bakwatiddwa Poliisi ye Nateete era bakutwalibwa mu Kkooti.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

