Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,135 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Nnamutikwa wenkuba etonnye nga enaggwa mu Ggulu erese etikuludde obusolya ku ssomero lya Mityana Secondary School Namukozi abayizi nebaleka nga

March 27, 2026 · Radio Simba

🗳️ Nnamutikwa w’enkuba etonnye nga enaggwa mu Ggulu erese etikuludde obusolya ku ssomero lya Mityana Secondary School Namukozi abayizi nebaleka nga bemaggazza.
Olunaku olwaleero babadde n’ebikujjuko bya MDD, wabula neweema zonna ezitwaliddwa kibuyaga.
Abayizi abawerako balumiziddwa wabula nga mpaawo muyizi afudde.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News