Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 288 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omwana azaaliddwa ku lyato afudde e Masese

September 27, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!

Omwana omulenzi abadde yakazaalibwa ku lyato afudde. Kigambibwa nti Omukyala abadde atuuse okuzaala abadde ku lyato nga ayolekera omwalo gw’e Masese ogusangibwa mu Walukuba – Masese mu Jinja Municipality olunaku lwaleero.

Uthman Weyanga omukozi wa Red Cross adduse ku lyato okutaasa Maama ono agamba nti adduse mangu okutuuka ku lyato okuyamba omukyala wabula omwana nafa olw’okukoowa.