Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
Ow’emyaka 10 yeyimbyemu ogwa kabugu.
July 24, 2015 · Mubiru Ali
Entiisa ebuutikidde abantu b’e Iganga, omwana ow’emyaka ekkuumi bwasangiddwa nga alengejjera ku muti nga yeetuze ku nsonga ezitannategeerekeka. Omwana ono abadde asoma kibiina kyakuna (p4) era kati police etandise okunoonyereza.