Omusumba w’Abalakole agambibwa okufera abantu asindikiddwa e Kitalya

Omusumba w’Abalokole owa Kkanisa ya Revival Ministries Church, Bombo Sirajje Ssemanda olunaku olwaleero asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road nasomerwa emisango 17 ejjokufuna ensimbi mu lukujjukujju. Ono asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Kitalya.

Leave a Reply