Omulamuzi wa Kkooti y’e Nakawa alagidde Poliisi eyimbule omubaka Zaake

Omulamuzi wa Kkooti y’e Nakawa Ruth Nabaasa avuddeyo nalagira Uganda Police Force okuyimbula Munnakisinde kya People Power – Uganda MP Zaake Francis Butebi awatali bukwakulizzo. Omulamuzi agamba nti Zaake abadde mu kaduukulu ka Poliisi okuva nga 19-4-2020 nga ebbanga lyamaze lisukka mu ssaawa 48 omuntu zalina okutwalibwa mu Kkooti. Omulamuzi Nambasa akiriziganyizza ne Mukyala wa Zaake Ruth Nabaasa wamu n’Omubaka Paul Mwiru.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply