Omulamuzi wa Kkooti ye Kanyanya ayongezzaayo okuwa ensala ye kukusaba kwa Bannakibiina ki National Unity Platform okuli omumyuuka womwogezi
🗳️ Omulamuzi wa Kkooti ye Kanyanya ayongezzaayo okuwa ensala ye kukusaba kwa Bannakibiina ki National Unity Platform okuli omumyuuka w’omwogezi w’ekibiina Alex Waiswa Mufumbiro, abakuumi Edward Ssebuufu n’abalala okutuusa nga 27 March.
Okwongezaayo okuwa ensala ye kidiridde Omulamuzi Damalie Agumasiimwe obutabaawo nga yasabye omusigire we okutegeeza Kkooti kino. Omulamuzi abadde asuubirwa okuwa ensala ye olunaku olwaleero.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

