Omukungu okuva ku kitebe ky’omukago gwa Bulaaya akyaddeko e Bulange
Omuk. Charles Stuart, okuva ku kitebe ky’Omukago gwa Bulaaya e Brussels, mu Bubirigi, akyaddeko e Bulange n’ekigendererwa eky’okunyweza enkolagana n’Obwakabaka olw’emirandira gy’alina wano.
Omumyuka Asooka owa Katikkiro Oweek. Twaha Kaawaase
yamwanirizza.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!