97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Omukulembeze wa Uganda Law Society omuggya asisinkanye Katikkiro

Omukulembeze wa Uganda Law Society omuggya, Phiona Wall Nabaasa, asisinkanye Katikkiro okumwanjulira enteekateeka ze mu bukulembeze bwalimu.
Nabaasa abadde wamu n’olukiiko lwe wamu n’Owek Isaac Mpanga, Ssentebe w’Akakiiko k’eby’amateeka mu Lukiiko lwa Buganda.
Katikkiro agambye nti ensi okukulaakulana ng’etambulira ku mateeka ate nga gassibwamu ekitiibwa.

About Mubiru Ali

Leave a Reply