Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda bwebalumbye amaka
🗳️ Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda bwebalumbye amaka g’omuyambi we Najja Sherif, nebakunya mukyala we nga baagala ababuulire amayitire ga Najja oluvannyuma lwobutamusangayo.
Oluvannyuma lwo Mukyala okubategeeza nti tamanyi gyali, bagenze naye.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

