Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Omubaka Kyagulanyi mbuusabuusa obuyigirize bwe – Male Mabiriizi

Male Mabiriizi Kiwanuka avuddeyo nawandiikira akakiiko k’ebyokulonda nga yemulugunya ku buyigirize bw’omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine.
Mabiriizi agamba nti okusinziira ku mukutu gwa Palamenti ogwa Website gulaga nti Kyagulanyi yazaalibwa mu 1982, natuula siniya ey’omukaaga ngalina emyaka 16, siniya yokuna yagituula alina emyaka 13 olwo ekibiina eky’omusanvu nakituulira ku myaka 9. Mabirizi ayongerako nti kitegeeza ono yatandika okusoma ku myaka 2 mbu ekimuleetera okubuusabuusa.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort