Omubaka akiikirira Mukono Municipality Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
Omubaka akiikirira Mukono Municipality Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. Betty Nambooze Bakireke: “N’omuntu owawansi mu kyalo akimanyi bulungi nti embwa ya mulirwana bwekuluma, nannyini mbwa yakujanjaba.
Abebyokwerinda bankubira mu Palamenti nga baduumirwa Frank Mwesigwa mu 2017. Bakozsesa ssente ya muwi wamusolo okusasulira obujanjabi bwange. Abebyokwerinda bamenya enkizi, nowoza nti ssente za Yoweri Kaguta Museveni, mwebamu abaliwozezza nti tufiiriddwa omuntu atazikkawo. Muli bantu babi nnyo. Waliwo ebintu byotalina kusaagiramu.”
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026

