Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 168 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Eyaweebwa bendera yEkibiina ki National Unity Platform ku…

January 6, 2026 · Radio Simba

Eyaweebwa bendera y’Ekibiina ki National Unity Platform ku kifo ky’Omubaka wa Busiro East Mathias Walukagga wabula nawandulwamu Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda avuddeyo nalangirira nga bwasazeewo okuwagira Emmanuel Matovu Magoola ono ngaludde nga yeesimbawo e Busiro East mu bibiina ebyenjawulo.
Magoola ataweebwa kkaadi ya NUP kati wakubbinkana ne Hajji Kiyimba owa National Resistance Movement – NRM ne Medard Lubega Sseggona.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#ugandaelections2026
#UgandaDecides
#AnewUgandaNow
#protestvote2026