Olukalala lwabakwate twaluwa Minisita – Enanga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
OLUKALALA LWABAKWATIBWA TWALUWA MINISITA;
Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga agamba nti Poliisi yakwata olukalala lw’abantu ababuzibwawo neruwa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Gen. Jeje Odongo agasomero Olukiiko olukulu olw’eggwanga. Kinajjukirwa nti kati ziweze wiiki 3 bukyanga mukulembeze wa Ggwanga alagira bitongole byabyakwerinda kufulumya lukalala lw’abantu abakwatibwa bamanyibwe Bannayuganda.
Share.

Leave A Reply