Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 258 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
News

Omubaka Malende y’omu ku basoose e Kamuli nga beteekerateekera olukungaana lwa NUP

May 22, 2024 · Mubiru Ali
Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende yatuuse dda mu Disitulikiti y’e Kamuli ngeno ekibiina kya NUP gyekitandikidde ekitundu ekyokubiri ekyokuffeffetta obuwagizi bwa Bannayuganda nga bewandiisa. Ono agamba nti bategeezezza ku Uganda Police Force ngetteeka bwerigamba era bagisuubira okugoberera amateeka.
Yatambudde nowuwe Ssebunya Andrew ngono mmemba wa NUP era Munnamateeka.