Okusaba kwokweyimirirwa kwabannakibiina kya NUP kwa 19 March
Bannakibiina kya National Unity Platform 28 n’olunaku olwaleero tebakiriziddwa kweyimirirwa era Kkooti y’amaggye etegeezezza nti bano bakukomezebwawo nga 19-March-2024 Kkooti lwenatunulamu mu kusaba kwoludda oluwaabi oluwakanya ekyokweyimirirwa kwabano.
Bya Christine Nabatanzi

