Breaking
News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 374 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Omubaka akiikirira Mawokota South eyasaze eddiiro okuva mu…

February 26, 2026 · Radio Simba

Omubaka akiikirira Mawokota South eyasaze eddiiro okuva mu Forum for Democratic Change nadda mu National Resistance Movement – NRM Yusuf Nsibambi; “Mmwe mwenna abatuukirira Pulezidenti wa National Unity Platform (Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine) mu muwabule akomewo. Mw. Pulezidenti tukwetaaga wano. Enteekateeka zokuyimbula abo bonna abatuumibwa ‘Political Prisoners’ zigenda mu maaso. Your Excellency, tukwetaaga okomewo awaka. Tetusobola kukuyamba kugonjoola njawukana zo na Gavumenti nga toliiwo.”
#ffemmwemmweffe
#bangthetable #backontrack #RNBVision2060

Radio Simba News