Okukyala kwa Paapa Mukisa – Ssaabasumba Dr. Cyprian.

Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga agamba nti okukyala kwa Paapa mu Yuganda Mukisa ggwenyini eri obukatoliki wamu ne Yuganda okutwalira awamu.
Dr Cyprian agamba nti kano ke kaseera abakatoliki okwetereeza mu mpisa, mu bufumbo bwabwe Paapa abasange nga beetegese.
Bino abyogeredde mu lukungaana lwa Bannamawulire e Nsambya – Kampala.

Leave a Reply