Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Ekiteeberezebwa okubeera bbomu kisse omu e Matugga

Waliwo ekintu ekiteeberezebwa okubeera bbomu ekikubye omuntu omu naffirawo n’abalala 6 nabafuna ebisago ebitagambika. Kigambibwa waliwo ekintu ekyefaananyiriza bbomu ekyaguliddwa owa Scrap okuva ku bayindi abalemereddwa okukisaanusa ono ye Naye agezezzaako okukisaanuusa bwekimulemye nayita owa wielding amuyambe okukisala nekitulika.
Bino bobabadde ku sitoowa ya scrap esangibwa e Matugga ku Mabanda okukiriraana essomera lya Norah Junior School

Abakugu okuva mu kitongole kya Poliisi ekya Bomb Squad batuuse mu kifo awatulikidde ekirowoozebwa okubeera bbomu nebakungaanye ebisigalira byakubiddwa bbomu nafiirawo wamu nebipapajjo e Matugga ku Mabanda.
Omubiri gw’omugenzi gukutuse obufififi era nga ebyo ebiri kukaveera byebisigaddewo.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort