Okujjikira Archbishop Janan Luwum

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Olwaleero tujjukira era netujaguza olwo obulamu bweyali Archbishop wa Church or Uganda 1974 – 1977 Janani Jakaliya Luwum amanyiddwa ennyo nga Janan Luwum eyazaalibwa mu 1924 e Mucwini, Chua mu Disitulikiti y’e Kitgum eri Eliya Okello ne Aireni Aciro. Nga 16 – Feb – 1977 yattibwa ku mulembe gwa Idi Amin Dada.
Ono yattibwa n’abantu abalala okwali Charles Oboth-Ofumbi (Minisita w’ensonga z’omunda mu Ggwanga) ne Lt Col Erinayo Oryema (Minisita w’ebyettaka).

 

Share.

Leave A Reply