Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 259 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Omuteesiteesi Omukulu mu Minisitule yEbyensimbi Dr Ramathan Ggoobi avuddeyo nategeeza nti mu mwaka gwebyensimbi ogujja 202627, Gavumenti

May 31, 2026 · Radio Simba

🗳️ Omuteesiteesi Omukulu mu Minisitule y’Ebyensimbi Dr Ramathan Ggoobi avuddeyo nategeeza nti mu mwaka gwebyensimbi ogujja 2026/27, Gavumenti eyimirizza okusaasanya ensimbi kukutegeka emikolo gy’Eggwanga (Public Holidays) okuli; okujaguza olunaku lw’Abakyala, olunaku lw’Abakozi, olunaku lw’Amefuga nendala. Ggoobi agamba nti ssente zakusaasanyizibwa ku mikolo gya Ddiini gyokka. Okusinziira ku Ggoobi agamba nti Pulezidneti Yoweri Kaguta Museveni wakwogera nga eri Eggwanga ngayita ku Leediyo ne TV okusinziira mu State House ku naku ezo nti era ensimbi ezibadde zikozesebwa ku naku ezo zakuteekebwa mu mirimu gya Gavumenti emirala.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News