Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 352 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kkansala Kitatta Henry Naggwano Munnakibiina ki National Resistance Movement

May 29, 2026 · Radio Simba

🗳️ Kkansala Kitatta Henry Naggwano Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM eyalondebwa okukikirira omuluka gwe Kateente ku Ggombolola y’e Nakisunga e Mukono afudde amangu ddala nga yakamala okukuba ebirayiro bye, bino bibadde ku Kisaawe e Nakisunga nga kigambibwa nti ono bamujje mu Ddwaliro gyabadde ku byuuma nga bimuwanirira okussa nebamuleeta okulayira.
Abatuuze bavuddeyo nga bewuunya ekyatuuka ku Muluka gwabwe kuba ne mu 2021 Kkansala waabwe eyali yakakuba ebirayiro yakutuka naafa.
Bya Kasozi Mugagga

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News