97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
Sports

Ogwa Uganda Cranes ne Algeria gwakusambirwa mu Namboole – Minisita Ogwang

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’ebyemizannyo, Peter Ogwang MP avuddeyo nagumya Bannayuganda nti omupiira ttiimu y’Eggwanga eya Uganda Cranes gwegenda okuddamu okusamba ne Algeria nga 12-June ejja kugusambira mu kisaawe ky’eggwanga ekya Mandela National Stadium – Namboole.
Kinajjukirwa nti ekibiina ekitwala omupiira munsi yonna ekya FIFA kyagaana ekisaawe kye Namboole okuddamu okusambirwamu omupiira oguli ku mutendera gw’ensi yonna gwonna olw’obutatuukana na mutindo.

Leave a Reply