Uganda Cranes 1-0 South Sudan November 12, 2020 Mubiru Ali #SimbaSportsUpdates;Uganda Cranes 1-0 South Sudan, Ggoolo ya Uganda Cranes eteebeddwa Halid Lwaliwa mu Ddakiika eye 84 nga gubadde mutwe oguvudde mu kusimmula ekisobyo okuva ewa Farouk Miya.