NUP esabidde abawagizi baayo abali mu kkomera

NUP ESABIDDE ABALI MU KKOMERA:
Ssaabawandiisi wa National Unity Platform – NUP David Lewis Rubongoya; “Tugenda mu maaso okuyamba ku bantu babawagizi baffe abakwatibwa mu bukyaamu nga bakyabalemedde wadde nga tukyagenda mu maaso okusaba bateebwe.
Olwaleero tubasabidde era netubawaayo ebintu ebinabasobozesa okuyita mu Ppaasika. Tusiima nnyo abo bonna abavaayo nebatukwatirako mu ngeri yonna.”

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply