Nubian Li, Eddie Mutwe nabalala 18 bakuumirwa mu nkambi yamaggye – Kyagulanyi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omukulembeze w’ekiniina kya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nga Nubian li, Eddie Mutwe n’abalala 18 bwebagiddwa ku banaabwe abakuumirwa ku Poliisi e Masaka nebatwalibwa mu nkambi y’amaggye. Kyagulanyi agamba nti Bannamateeka, aba famire wamu n’abasawo baabwe bagaaniddwa okubalaba.
Share.

Leave A Reply