Nawulira eddoboozi nga lingamba nti Rwakasisi bamulanga bwemage – Pulezidenti Museveni
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni: “Mu State House enkadde, mwalimu ka wofiisi akatono mwengenda nensaba. Nebuuza, Omusango gwa Chris guno ddala mutuufu yatta abantu abo bonna ngalina kuwankibwa ku kalabba, oba wayinza okubaawo ensobi?
Oluvannyuma nawulira eddoboozi munda munze nga lingamba nti si kituufu.”
#ffemmwemmweffe

