97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Muwoza Museveni agende mmwe mwamuleeta? – Minisita Otafire

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Kahinda Otafire avuddeyo nategeeza nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ngomuntu bwakyalina obusobozi okukulembera eggwanga lino ebisanja ebirala 2.
Ono atabukidde abantu abaagala Pulezidenti Museveni agende nabagamba; “Mmwe abagamba nti agende mmwe mwamuleeta?”

Leave a Reply