Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 224 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Abantu abawerako begasse ku NUP okuva mu bibiina eby’enjawulo

March 1, 2022 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Tuli basanyufu okwaniiriza abantu abawerako mu NUP okuva mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo. Abatwegasseeko bavudde mu mambuka ga Yuganda mu bitundu bya; Acholi, Lango, West-Nile ne Karamoja abalala bavudde mu Rwenzori Sub-region.
Era twakyazizza abakulembeze ba NUP okuva mu Teso Sub-region, wamu ne Rwenzori sub-region. Twakyazizza ne ba Guild Presidents 11 abakalondebwa okuva mu Yunivasite ez’enjawulo.
Obubaka bwange eri abatwegasseeko bwabadde bwangu nnyo, tubasiima okutweyungako, naye balina okukitegeera nti kyebegaseeko si kibiina kyabyabufuzi wabula ekyenkyukakyuka ekigenderera okuggyako nakkyemalira.
Ndi musanyufu nti yadde Gavumenti egezezzaako okututambagula naye NUP ekyali yamaanyi.”