Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 224 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Olukungaana lwa FDC e Kiboga lugweredde mu tear gas

May 3, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi e Kiboga yawaliriziddwa okukozesa omukka ogubalagala okusobola okugumbulula abawagizi b’ekibiina kya Forum for Democratic Change ababadde bakubye olukungaana okusisinkana abakulembeze okuva mu Kiboga n’e Kyankwanzi nga egamba nti babadde tebafunye lukusa.
Oluvannyuma Poliisi yakutte Omukulembeze w’ekibiina Patrick Oboi Amuriat wamu ne Ingrid Turinawe bwetyo nebawerekera okubafulumya Kiboga.