Musansule ssente zange zenayimbira oba mbatwale mu kkooti – Big Eye

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omuyimbi Ibrahim Mayanja aka Big Eye StarBoss avuddeyo nga ayita mu Bannamateeka be nategeeza nga bwagenda okutwala mu mbuga ekibiina kya National Resistance Movement – NRM wamu ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni singa tebamusasula nsimbi ze zeyayambira mukunoonya akalulu mu 2011;”Bwenavaayo wiiki ewedde mu naku ennyingi nendaga amabanja genina abantu abamu balowooza nali njagala ssente zabwereere. Nga mpita mu Bannamateeka bange, nvuddeyo okubanja ssente zenakolera mu 2011 mukunoonya akalulu ka Pulezidenti Museveni mu Ssentebe wa NRM.”

Share.

Leave A Reply