Mukolere abantu ababalonze – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine agamba nti bwebakoze okunoonyereza bakizudde nti abawagizi ba NUP abasoba mu 3000 bebali mu makomera n’enkambi z’amaggye. Kyagulanyi akubirizza abakulembeze abalondeddwa ku bukiiko bwa Gavumenti z’ebitundu nti bawangudde naye ate tebasaanye kubeera balabe nabalabe. Abakubirizza okukolera abantu ababalonze nti era omulabe waabwe bwebukulembeze obubi.

Share.

Leave A Reply