BREAKING NEWS
Red Pepper: HERBAL HEALING CRY! Old People Demand Gov’t Back Traditional Medicine as Modern Drugs “Fail” East News: Kataka FC Complete League Derby Double Over Mbale Heroes at Mbale Stadium East News: Constitutional Court Nullifies Key Provisions of Computer Misuse Law MBU: Constitutional Court declares Computer Misuse Act null and void MBU: Protected: Zuri Ride: Redefining Personal Transportation – Royal Jeff Ventures Into Taxi Business Red Pepper: Dr.Kezaabu’s Porn Committee Grounded as Cash Dries Up Observer: Gov’t seeks parliamentary approval for Shs 6 trillion already spent last year Observer: M23 rebels: Entebbe mayor Rwalinda loses Shs 273m case against Stanbic bank Pulse Uganda: Ugandan scientists build Africa’s first robot tour guide Pulse Uganda: Expert shows why Bobi Wine fleeing to exile improves his chances at presidency

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Muddeeyo musomese abaana beggwanga – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nasaba abasomesa okwetoloola Eggwanga lyonna okukomya akediimu baddeyo ku masomero basomese kuba Gavumenti netegefu buli mukozi wa Gavumenti okumusasula obulungi. Pulezidenti agamba nti buli omu wakusasulwa bulungi wabula mukadde kano batunuulidde nsonga yabasomesa ba Ssaayansi.

Pulezidenti bino abyogeredde mu nsinsinkano gyabaddemu ne ba mmemba okuva mu Uganda National Teachers Union (UNATU) mu State House, Entebbe. Ono abadde ne Minisita w’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo Janet Museveni. Abalala ababaddemu kubaddeko Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’abakozi Hon. Muruli Mukasa, omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku masomero ga Pulayimale Hon. Dr. Joyce Kaducu; Ssentebe wa UNATU, Mr. Zadock Tumuhimbise n’omuwandiisi owenkalakkalira mu Minisitule y’abakozi, Ms Catherine Bitarakwate  ne Patrick Muhereza.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply