Mu maggye temuli kusosola mu mawanga – Gen. Muhoozi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omuduumizi w’eggye lya Yuganda erya Uganda People’s Defence Forces – UPDF, Gen David Muhoozi, olunaku lw’eggulo yayambazza ennyota abasirikale abakakuzibwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Ono wano weyasinzidde nagugumbula abagamba nti waliwo okusosola mu mawanga mu maggye.
Abakuziddwa yabasabye okukolera eggwanga lyabwe kuba amayinja amaggya gebafunye gazze n’obuvunaanyizibwa obuwerako.
Share.

Leave A Reply