Minisita Kuteesa asisinkanye Ambasada wa China kubya Bannayuganda abatulugunyizibwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Minisita w’ensonga z’ebweru w’eggwanga Sam Kahamba Kutesa ‪asisinkanye n’Omubaka wa China mu Yuganda Zheng Zhuqiang namutegeeza ku ngeri Bannayuganda gyebatulugunyizibwamu e China enkya yaleero. Mr Zhuqiang ategeezezza nti China 🇨🇳 etunudde mu nsonga eno era yakuginogera eddagala mu bwangu.

Share.

Leave A Reply