UGANDA RED CROSS SOCIETY EDDUUKIRIDDE AB’E NTEBE

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ekitongole kya Uganda Red Cross Society nga kiyita mu ttabi lyako ery’e Entebe kiduukiridde amaka 90 mu bitundu by’e Nakiwogo, Kigungu ne Lugojo nga kibawa ebyokulya. Amaka amayinike ennyo gegaweereddwa ebintu omubadde; kiro 5 ezakawunga, kiro 2 ezebijanjaalo, kiro 1 eyomuceere, kiro 1 eya ssukkaali wamu n’omuti gwa ssaabbuni.
Share.

Leave A Reply