Lwaki oyonoona erinnya lyange

Brain White asibisizza Ashburg Kato lwakumwononera linnya nga awandiika ku mukutu gwa Facebook ku bulamu bwe obwayita wamu n’okuwandiika ku wa gyeyajja ssente.

Agamba nti ono amulebula nga asaasanya ebitali bituufu ku wa gyeyajja ssente. Ono yatwaliddwa ku Katwe Police Station lwakugerageranya obulamu bwa Brain White obukadde n’obupya bwalimu kati naddala engeri gyeyafunamu ssente.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
ennyimba za band bunzaali mu nva