Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 401 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omusuubuzi e Mbarara akwatiddwa lwa motoka nzibe

March 16, 2020 · Mubiru Ali

Omusuubuzi w’e Mbarara Ibrahim Mugarura yakwatiddwa Uganda Police Force wamu ne Storekeeper we ku bigambibwa nti babba emotoka. Bano ababiri basangiddwa n’emotoka egambibwa okubbibwa ku lunaku lw’abagalana omwaka oguwedde. Wabula bano abakwatiddwa bagamba nti emotoka eno bagigula ku Poliisi y’e Sheema era baali tebakimanyi nti emotoka nzibe.Abaffe Poliisi bweba enatunda emotoka ku nnyondo, mitendera ki egiyitwamu? Kitwala bbanga ki okutunda ekintu ku nnyondo? Ye oyo abeera aguze ekintu ku nnyondo aweebwa bukakafu ki obwoleka obwannanyini?