Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 243 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Lwaki mubika Pulezidenti? – Minisita Baryomunsi

July 6, 2021 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa kukulungamya eggwanga ne tekinologiya Chris Baryomunsi avuddeyo nayambalira ababika Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nagamba nti abewuunya. Agambye nti omuntu afudde akubiriza atya olukiiko lwa Baminisita. Era asabye bannanyini mayumba okugumiikiriza abapangisa kuba bonna ensi yabanyiga.