Abatuuze bakoonye ennyumba yamunaabwe e Mityana

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Mityana etandise okunooyereza ku bubbi wamu nebikolwa eby’ettima ebyakoleddwa ku maka ga Musajjalumbwa Chrizestom 40 ne Nanziri Annet. Kigambibwa nti nga 21/08/2021 ku ssaawa nga nnya ezekiro ku kyalo Bulenge abantu bakoonye ennyumba nebabba n’ebintu n’oluvannyuma nebateekera omuliro ebyasigaddewo nga bagamba nti Musajjalumbwa yabbye ente ya Mabiriizi omutuuze mu kitundu kyekimu.

Share.

Leave A Reply