Obuli bw’enguzi bususse mu Ddwaliro e Gombe – Ssaabaminisita Nabbanja

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister avuddeyo nategeeza nti obunafu bweyasanze ku Ddwaliro lya Gavumenti e Gombe tubukirizibwa. Ono agamba nti basaanye okulwanyisa eky’abasawo okusaba abalwadde ensimbi, n’okwebulankanya ku mirimu.
Ono asabye Office of the Prime Minister, Ministry of Health- Uganda okuvaayo mu bunnambiro kuba kino kisiiga ekifaananyi ekibi ekya Gavumenti ya National Resistance Movement – NRM.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply