LOP Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nga enkya yaleero…
LOP Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nga enkya yaleero bwebakedde mu Kkooti e Nakawa ku nsonga zaba Polling Agents aba National Unity Platform abakwatibwa nga 15-January nebatwalibwa nga babajja ku bifo webalondera gyebaali bagenze okukola emirimu gyekibiina egiri mu mateeka.
Bano bayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti.
#ffemmwemmweffe

