Kyennyamiza omulamuzi Kikonyogo akufa nga talidde ku ssente ze ez’akasiimo – Ssaabalamuzi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ssaabalamuzi wa Yuganda ,  Bart Katureebe agamba nti kyennyamiza nnyo okuba nga Omulamuzi Leticia Kikonyogo afudde talidde ku nsimbi ze za kasiimo. 

Katureebe asinzidde mu bimuli bya kkooti enkulu mu Kampala emisana gya leero nga bakungubagubagira wamu n'okukuba eriiso evvannyuma ku eyaliko omumyuka wa Ssaabalamuzi Leticia Mary Mukasa  Kikonyogo katonda gweyayita ssabbiiti ewedde oluvannyuma lw'okutawanyizibwa omutima .

Wano Ssaabalamuzi w'asinzidde n'asaba Gavumenti eyankguyenga okukola ku nsimbi z'abantu ababa bawummudde emirimu gya Gavumenti .

Share.

Leave A Reply