Kkooti etanzizza omusawo eyajingirira ebbulawa zobulwadde okuyimbula omusibe obukadde 4
Kkooti mu Kampala eragidde omusawo okusasula engasi yabukadde 4 lwakujingirira bbaluwa za Ddwaliro okusobozesa omusibe avunaanibwa okuyimbulwa ku kakalu ka Kkooti.
Kkooti egamba nti Segujja yajingirira ebbaluwa zobulwadde okusobozesa mukwano ggwe ffanfe David Balondemu okuyimbulwa ku kakalu ka Kkooti.
Bya Christina Nabatanzi

